Isaiah 24:17-18

17 aEntiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,
mmwe abantu b’ensi.
18 bBuli alidduka eddoboozi ery’entiisa,
aligwa mu kinnya,
na buli alirinnya n’ava mu kinnya
alikwatibwa mu mutego.

Enzigi z’eggulu ziguddwawo,
N’emisingi gy’ensi gikankana.
Copyright information for LugEEEE